Hustler W’omwaka
Hatim and Dokey, Paki, Nkwanga Geoffrey
Become A Better Singer In Only 30 Days, With Easy Video Lessons!
Well I am the hustler of the year (Happy African laughter) Mumpe ku birabo Hustler W’omwaka Hustler W’omwaka Mumpe ku birabo Hustler W’omwaka Happy African Inna Paki sound Ahhh Mazima lw’olikimanya kyonna kyoli Manyi bingi birikyuka Bw’ositula ebigere byo noova gyoli Olimanya bwebasomoka omugga Anti eby’okuzimba omusingi bikusumbuwa Nga n’obudde bubiteekamu emisinde okwanguwa Alina n’atalina eriyo mukama kyatuwa Nsobi tuzitomera obudde butununula Mbasabira kitangaala Naddala nnyabula omukadde eyanzaala Manyiddwa ndi mukyakaze sikyebwala Mazima siribalwa mu bataabaala Bw’oba nga ofunye ekyokunywa Wanika mu bbanga Bambi bangi bazirese nyingi mu bank Ani awakana nti omuliro gwenkuma ssanja Oyo eyawulira enjovu eyalemwa amasanga Ensi erimu obuwoowo Mmwe abeekuba obuwoowo Mumanye ku bimuli mwebakola obuwoowo Mumpe ku birabo Hustler W’omwaka Hustler W’omwaka Kubanga Mazima obulamu kirabo Hustler W’omwaka Hustler W’omwaka Essaala y’omwaka Mumpe ku birabo Hustler W’omwaka Hustler W’omwaka Tukulike omwaka Abangi bambadde engule za bbumba Kyokka mbamenya kitono omuyiggo gwa buuma Bulamu bututaddeko omukono gwa chuma Mu kooti nga banaakuta omuyiggo gwa buuma Bigambo bigambo byogerwa tebinkutudde magumba Ku lw’obuyinza bwa katonda nyabula nkumba Mwana ggwe ekyuma tokigezanga ku bbumba Ani alina emmotoka ye nga yingini bbumba Bw’oba nga ofunye ekyokunywa Wanika mu bbanga Bambi bangi bazirese nyingi mu bank Ani awakana nti omuliro gwenkuma ssanja Oyo eyawulira enjovu eyalemwa amasanga Totya kugwa Bweba nga engule ya kyuma Nga Mwana wa nnyabo si ya bbumba Temenyeka Engule wakiri okkyama Naye oli mwana wa muweesi tofa noma Baliroga Nga oyambaziddwa ebitiibwa eyali omunafu Kirimanyi gweyanyoma Sitya kugwa Kubanga eyange ya chuma Mwana wa nnyabo si ya bbumba Totya kugwa Bweba nga engule ya kyuma Nga Mwana wa nnyabo si ya bbumba Temenyeka Engule wakiri okkyama Naye oli mwana wa muweesi tofa noma Baliroga Nga oyambaziddwa ebitiibwa eyali omunafu Kirimanyi gweyanyoma Sitya kugwa Kubanga eyange ya chuma Mwana wa nnyabo si ya bbumba Bw’oba nga ofunye ekyokulya wanika mu bbanga Bambi bangi bazirese nyingi mu bank Ani awakana nti omuliro gwenkuma ssanja Oyo eyawulira enjovu eyalemwa amasanga Ensi erimu obuwoowo Mmwe abeekuba obuwoowo Mumanye ku bimuli mwebakola obuwoowo Mumpe ku birabo Hustler W’omwaka Hustler W’omwaka Kubanga Mazima obulamu kirabo Hustler W’omwaka Hustler W’omwaka Essaala y’omwaka Mumpe ku birabo Hustler W’omwaka Hustler W’omwaka Tukulike omwaka Abangi bambadde engule za bbumba Kyokka mbamenya kitono omuyiggo gwa buuma Bulamu bututaddeko omukono gwa chuma Mu kooti nga banaakuta akakalu ka buuma Bigambo bigambo byogerwa tebinkutudde magumba Ku lw’obuyinza bwa katonda nyabula nkumba Mwana ggwe ekyuma tokigezanga ku bbumba Ani alina emmotoka ye nga yingini bbumba Totya kugwa Bweba nga engule ya kyuma Nga Mwana wa nnyabo si ya bbumba Temenyeka Engule mpozzi okukyama Naye oli mwana wa muweesi tofa noma Baliroga Nga oyambaziddwa ebitiibwa eyali omunafu Kirimanyi gweyanyoma Sitya kugwa Kubanga eyange ya chuma Mwana wa nnyabo si ya bbumba Ensi erimu obuwoowo Mmwe abeekuba obuwoowo Mumanye ku bimuli mwebakola obuwoowo Ffe miti gyebimuli mwebakola obuwoowo Abasinga tufuba kukazana tubeewo Abangi bambadde engule za bbumba Kyokka mbamenya kitono omuyiggo gwa buuma Bulamu bututaddeko omukono gwa chuma Mu kooti nga banaakuta akakalu ka buuma
Watch: New Singing Lesson Videos Can Make Anyone A Great Singer
Citation
Use the citation below to add these lyrics to your bibliography:
Style:MLAChicagoAPA
"Hustler W’omwaka Lyrics." Lyrics.com. STANDS4 LLC, 2024. Web. 17 May 2024. <https://www.lyrics.com/lyric-lf/13853518/Hatim+and+Dokey/Hustler+W%E2%80%99omwaka>.
Discuss the Hustler W’omwaka Lyrics with the community:
Report Comment
We're doing our best to make sure our content is useful, accurate and safe.
If by any chance you spot an inappropriate comment while navigating through our website please use this form to let us know, and we'll take care of it shortly.
Attachment
You need to be logged in to favorite.
Log In