Nzija
Jackie Kizito
Watch: New Singing Lesson Videos Can Make Anyone A Great Singer
Hmpulira bulungi bwe mba naawe Baibe onsanyusa N'abo be nkusanga naawe Nze olumu bantiisa Kubanga baibe lwe sikulabye Mbeera nziyira Nkusaba osembere eno Nkwagala ku near Baibe by'okola bye njagala Okuva ku shoe ppaka ku hair Embeera zo zansobera Ngamba oba oli mulangira ssebo Nkwata bulungi ndi mwana wa bandi Loss sirina wafunye win Nkwagala nnyo nnyo n'amaanyi Ebya Jackie ate tobiwa Kayisaali, baibe Buli w'ogenda ngoberera Nze nzija Wonna w'oli nkusangawo Uhuuuuu Nze zija Buli w'ogenda ngoberera Nze nzija Wonna w'oli nkusangawo Uhuuuuuu! Sikyefasa bitazimba bitabulaaa Birumya omutwe Singa omanyi engeri gye nkunoonya Mpulira nga nkwetaaga Love nkuwa ya bwereere Funa, kima, nona By'oyagala byonna nategedde By'otayagala ne nkyawa Omutima eno guluma Gwetaaga ggwe ogguwonya Vva ku bakusumbuwa Nze nze nzekka alina magic soul Kwata wano olabe Oba bye nkugamba nkulimbyelimbye Kuba you're my best friend W'otali i go insane Buli w'ogenda ngoberera Nze nzija Wonna w'oli nkusangawo Uhuuuuu Nze nzija Buli w'ogenda ngoberera Nze nzija Wonna w'oli nkusangawoo Uhuuuuu Ndaba kye ngula Ndi customer asuubula Baby ku nze malaika Tewali kimulema Nja kkakasaaa baibe Love nkuwa ya bwereere Funa, nyiga, kima By'oyagala byonna nategedde By'otayagala ne nkyawa Nkwagala nnyo nnyo n'amaanyi I can't explain to you Ebya Jackie ate tobiwa Kayisaali Baibe baibe baibe naawe Buli w'ogenda ngoberera Nze nzija Wonna w'oli nkusangawo Uhuuu! Nze nzija Buli w'ogenda ngoberera Nze nzija Wonna w'oli nkusangawo Uhuuuuu Buli w'ogenda ngoberera Nze nzija Wonna w'oli nkusangawo Uhuuuuu Nze nzija
The easy, fast & fun way to learn how to sing: 30DaySinger.com
Citation
Use the citation below to add these lyrics to your bibliography:
Style:MLAChicagoAPA
"Nzija Lyrics." Lyrics.com. STANDS4 LLC, 2024. Web. 22 May 2024. <https://www.lyrics.com/lyric-lf/7728036/Jackie+Kizito/Nzija>.
Discuss the Nzija Lyrics with the community:
Report Comment
We're doing our best to make sure our content is useful, accurate and safe.
If by any chance you spot an inappropriate comment while navigating through our website please use this form to let us know, and we'll take care of it shortly.
Attachment
You need to be logged in to favorite.
Log In